Company - Winnie Nwagi

img

Company

Download | Play Now

Winnie Nwagi
Download free audio mp3 ugandan music Company by Winnie Nwagi

Fire Baby
Yeah oh ooh
Swangz Avenue Music

Luli nalinga mpulira obutiti
Lwe sikulabye nga nfuna obujiji
Kiwato kiyoya eno jigijigi
Bubu njagala kunuunako ku sweet kati
Baby hold me tight
Whenever loving knocks you down
I wanna feel the vibration
With a little bit of confusion, yeah

Oba kino kye bayita company
(Aah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati, eh
Neefunira company
(Ah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati

Atalina wuwe aweeke ejjinja (jjinja)
Omwana anjagala bisinga
Ne bwe tuyomba ffe era twesortinga (tinga)
Nga love enyuma mu masuuka, ah
Signal n’esoma, ppaka mu bwengula
Antenna nensiba n’akatuuyo ne njiwa
This love is all we got so got to share
Kiwato kiyoya mubiri kwenyogootola
I wanna hold you tight
Whenever loving knocks me down
I wanna feel the vibration
I want a little bit of confusion, yeah

Oba kino kye bayita company
(Aah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati, eh
Neefunira company
(Ah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati

Luli nalinga mpulira obutiti
Lwe sikulabye nga nfuna obujiji
Kiwato kiyoya eno jigijigi
Bubu njagala kunuunako ku sweet kati
Atalina wuwe aweeke ejjinja (jjinja)
Omwana anjagala bisinga
Ne bwe tuyomba ffe era twesortinga (tinga)
Nga love enyuma mu masuuka, ah
Signal n’esoma, ppaka mu bwengula
Antenna ne nsiba n’akatuuyo ne njiwa
This love is all we got so got to share
Kiwato kiyoya mubiri kwenyogootola

Oba kino kye bayita company
(Aah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati, eh
Neefunira company
(Ah yeah yeah)
Nga mpulira comfort
Mpulira bulungi nga ndi ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati

Kino kye bayita company
(Ah yeah yeah)
It’s a Shon Wyz Article
Ali ne somebody
(Ah yeah yeah)
Nga tuli mu muhabbati, eh
Ne somebody
(Ah yeah yeah)
Yeah company company

other songs from Winnie Nwagi

  • #
  • Song Title
  • Artist
  • time
  • download

Copyright © 2026 Mzikii Ugandan music designed by Ability Music.